Sseggwanga

Sseggwanga Sseggwanga Lupapula Lw'amawulire olw'Oluganda olufulumizibwa aba Homeland Media Group Ltd nga kino Kitongole ky'Ebyamawulire n'Ebyempuliziganya mu Uganda.

Weekumire mu kumanya n'amawulire agali kumutindo agava mu Uganda na mu buli nsonda ya nsi. Amawuulire Mu'Uganda, Mu'Luganda

14/03/2024

Homeland Radio Uganda ... is seeking a dynamic and self-driven young Journalist woman or man to join our team as a broadcast journalist, specializing in music news analysis presentation.
Qualified individuals are invited to submit their CVs and cover letters to [email protected].
Proficiency in both English and Arabic, Kiswahili and local languages of Uganda Luganda,Runyankole ETC is a valuable asset.
The deadline for submissions is March 26, 2024.
!

Oluvanyuma lwa Bobi Wine pulezidenti wa National Unity Platform okulagira Hon. Mathias Mpuuga Nsamba okulekulira nagaana...
08/03/2024

Oluvanyuma lwa Bobi Wine pulezidenti wa National Unity Platform okulagira Hon. Mathias Mpuuga Nsamba okulekulira nagaana, akola nga pulezidenti ow'ekiseera Dr, Lina Zedriga, amulagide y'ewoozeko.

!

Byampuna! Omusajja Alex Muhumuza ow’emyaka 38 omutuuze we Kawolo Lugazi ekisangibwa mu disitulikiti ye Buikwe eyagenze o...
23/02/2024

Byampuna! Omusajja Alex Muhumuza ow’emyaka 38 omutuuze we Kawolo Lugazi ekisangibwa mu disitulikiti ye Buikwe eyagenze okwessa empiki ne muk’omusajja Sarah Namagoye ow'e Buwenge mu disitulikiti ye Jinja atabuddwa bwamazeemu akagoba nalemwa okwawukana ku munne mu kasenge ka loogi mwebabadde beerigombera. Ebigambo bibaweddeko mu kiro kyonna era bwebutyo nebukya nga basobeddwa era omukozi abadde akedde okuyonja yabalabye nayita bakamabe nabo nebayita ab'obuyinza abatutte bano mu ddwaliro lya Buwenge abakugu balabe kino bwekituuseewo nga n'okunoonyereza bwekugenda mu maaso.
!

Mzee Lameck Ogwal ngono abadde mwami wa Cecilia Ogwal atendereza mukyala we okubeera omukyala ow'obuvunanyizibwa  era ab...
23/01/2024

Mzee Lameck Ogwal ngono abadde mwami wa Cecilia Ogwal atendereza mukyala we okubeera omukyala ow'obuvunanyizibwa era abadde ayagala nyo famile ye wamu nabazukulu be.
Mzee Ogwal agambye nti mukyala we obulamu bwe bwona abadde yabukwasa Mukama Katonda era y'ebazizza buli muntu ebereddewo mukyala we paka Mukama lweyamuyise.

!

Ssentebe wa woofiisi ya NRM mu ggwanga, Hajjati Hadija Namyalo asabye abakyala e Iganga okwongera amaanyi mu kwenyigira ...
22/01/2024

Ssentebe wa woofiisi ya NRM mu ggwanga, Hajjati Hadija Namyalo asabye abakyala e Iganga okwongera amaanyi mu kwenyigira mwebyo ebibawa ssente bewale abaagala okubaggya ku kituufu. Hajjati Namyalo okwogera bino abadde akwasa abakyala ebyuma bya saluuni, ebyalaani n’ebirala ebigendereddwamu okubaggya mu bwavu ng’omukolo guno gubadde mu ggombolola ya Nabitende mu disitulikitiye ya Iganga.
!

Kitalo!Abadde omubaka omukyala owa District ye Dokolo Cecilia Ogwalo afudde !
18/01/2024

Kitalo!
Abadde omubaka omukyala owa District ye Dokolo Cecilia Ogwalo afudde
!

 :www.sseggwanga.comOMUSOMESA EYEGGADDE OMUYIZI WE OWA BROWN THIGHS BAMUKUTTE, ALI MU KKOMERA*Aunt wange taliiyo jangu e...
17/01/2024

:www.sseggwanga.com

OMUSOMESA EYEGGADDE OMUYIZI WE OWA BROWN THIGHS BAMUKUTTE, ALI MU KKOMERA

*Aunt wange taliiyo jangu ewaka obinkole!

OMUSOMESA John gaakaaba g'akomba, bwe baamukutte mu maka ga Aunt w'omuyizi gwabadde asomesa e Kyebando ku kya Erisa. Ono aludde nga beewewereza obugambo sonsomola bombi, yali yasooka kukayita mu maka ge e Kayunga, wabula naasalawo okulumba gye kabeera nga kamukakasizza nti Aunt waako taliiyo ajje abikakole, gye baamukwatidde.

!

Kitalo! NyooEyali omuzinyi wa Samads era nga yasanyusanga Pulezidenti Museveni Moses Kawooya afudde. !
22/12/2023

Kitalo! Nyoo
Eyali omuzinyi wa Samads era nga yasanyusanga Pulezidenti Museveni Moses Kawooya afudde.
!

Sheikh Abdallah Ssemambo alayiziddwa ku bwa M***i wa Uganda okusikira Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje. Bino bibadde mu as...
17/12/2023

Sheikh Abdallah Ssemambo alayiziddwa ku bwa M***i wa Uganda okusikira Sheikh Shaban Ramadhan Mubajje. Bino bibadde mu asembule eyatudde e'Ggangu okuva olunaku olw'eggulo.
!

EKIRANGOKamida International Schools  Kawanda Nakyesanja,Ssomero lyabawala n’abalenzi, Primary, Nursery ne Daycare.Lisan...
13/12/2023

EKIRANGO
Kamida International Schools Kawanda Nakyesanja,Ssomero lyabawala n’abalenzi, Primary, Nursery ne Daycare.
Lisangibwa Kawanda–Nakyesanja mu District ye Wakiso lya bawala n’abalenzi, abava awaka n’abekisulo, balina emmotoka ezitambuza abayizi Okumanya ebisingawo kuba essimu 0705070542 oba 0752207186 Email: [email protected]

09/12/2023

What next after During Holidays? The Homeland Media Institute-HMI is the perfect answer. Enroll for computer packages as you prepare to advance your studies.

New classes start every Wednesday 6th November 2023 in a flexible schedule that fits in your busy schedule.

morning classes: 8.30am - 12.30am
Afternoon : 2Pm - 5pm
Weekend : 9pm - 1Pm

Enroll now!!!

Buganda Kingdom   KWEKWAFFE:Ekifananyi kyakubwa 1971 ng'enjole ya Sir Edward Muteesa etuusiibwa ku kisaawe Entebbe. Embo...
09/12/2023

Buganda Kingdom KWEKWAFFE:
Ekifananyi kyakubwa 1971 ng'enjole ya Sir Edward Muteesa etuusiibwa ku kisaawe Entebbe. Emboozi teba nkadde 👴🏿
!

Emboozi teba nkadde Ekifananyi kino kirina emyaka 68. Kyakubwa Sir Edward Muteesa y'akava mu buwaŋŋaanguse. !
09/12/2023

Emboozi teba nkadde
Ekifananyi kino kirina emyaka 68. Kyakubwa Sir Edward Muteesa y'akava mu buwaŋŋaanguse.
!

07/12/2023

HOMELAND MEDIA is offering a One- month practical skills training session for holiday makers at the institute at Kawanda-Nakyesanja.
Come learn Radio production,Presenter skills, Dejaying,Computer skills, Tailoring and Graphics designing at affordable fees.
Whatsapp us:0752207186 or Email [email protected]
www.homelandmediainstitute.org

AMASU:Enkuba mu Tanzania yeeyongedde, ettaka libumbukulukuse, baakafa 65, enguudo e Dodoma zizibye lwa ttaka. !
07/12/2023

AMASU:Enkuba mu Tanzania yeeyongedde, ettaka libumbukulukuse, baakafa 65, enguudo e Dodoma zizibye lwa ttaka.
!

Omukutu gwaffe...www.sseggwanga.com Gwazidwako kuluyimbe lwensi YoonaSOOMA Sseggwanga! !
19/11/2023

Omukutu gwaffe...www.sseggwanga.com Gwazidwako kuluyimbe lwensi Yoona
SOOMA Sseggwanga! !

Isebantu  Kyabazinga Nadiope ne Inebantu Jovia Mutesi bagatidda mu bufumbo obutukuvu. !
18/11/2023

Isebantu Kyabazinga Nadiope ne Inebantu Jovia Mutesi bagatidda mu bufumbo obutukuvu.
!

Obuganda Bwasuze mu lumbe lw'Omuzaana Amb Venetia Sebudandi wano e kiyovu kigali Rwanda. Omulangira David Kintu Wasajja ...
18/11/2023

Obuganda Bwasuze mu lumbe lw'Omuzaana Amb Venetia Sebudandi wano e kiyovu kigali Rwanda. Omulangira David Kintu Wasajja yayogede kulw'Olulyo olulangira ate Oweek David Mpanga nayanjula ab'Olulyo nabakungu abenjawulo abasobode okuwerekerako Omulangira Jjunju era nategeeza nti ekibinja ekirala kyakutwegattako leero okuva e Buganda.

Omulangira Wasajja yategezeza nti Ssaabasajja Kabaka takola mukolo gwa kuziika era nga tajja kusobola kubeerawo mu buntu, naawa ensonga ssatu eze nnono lwaaki Kabaka teyetaba mukuziika. wabula nategeeza nti Kabaka ebigenda maaso abigoberera buterevu ku internet era yanyoledwa nnyo olwokuviibwako omuzaana Venetia nokulaga omukwano gwalina eri Omulangira Jjunju awamu nomuzaana eyazaamye.
!

Kitalo!Owekitiibwa Joyce Rovincer Mpanga afudde! Gutusinze ayi Ssaabasajja, twakuumye bubi!BwakeddeMpulila!
18/11/2023

Kitalo!
Owekitiibwa Joyce Rovincer Mpanga afudde! Gutusinze ayi Ssaabasajja, twakuumye bubi!
BwakeddeMpulila!

Omugagga omuto amanyiddwa nga Ham Kiggundu, amalirizza e kisaawe kye Nakivubo. Mulimu ebifo omuzannyirwa emizannyo egyen...
15/11/2023

Omugagga omuto amanyiddwa nga Ham Kiggundu, amalirizza e kisaawe kye Nakivubo.
Mulimu ebifo omuzannyirwa emizannyo egyenjawulo, ne Gym eri ku mutendera gw'ensi yonna.
Minister n'abakulira eby'emizannyo mu ggwanga, bakirambudde ne basiima.
!

KITALO NNYO! Omuzaana Ambassador Vanete Sebudandi, nga ono y'azaala Omulangira Jjunju, afudde! Gutusinze nnyo, Ayi Ssaba...
15/11/2023

KITALO NNYO!

Omuzaana Ambassador Vanete Sebudandi, nga ono y'azaala Omulangira Jjunju, afudde!

Gutusinze nnyo, Ayi Ssabasajja!
!

06/11/2023

Studying Front Office skills can be important for individuals who are seeking to work in administrative support roles, customer facing roles or to run their own businesses.
Some of these skills include; effective communication, organizational skills, time management, customer service and computer SKILLS.
These skills are valuable in a variety of settings such as offices, government agencies, schools, and non-profit organizations. Additionally, being proficient in these skills can enhance one's employability and provide opportunities for career advancement in customer service or sales.

Enroll with us for a course in:
• Secretarial Studies.
• Front Office Operations & Customer Care (ICM)
Short courses examined by DIT
• Customer care

To apply, kindly WhatsApp your FULL NAME, Former School and Grades if any on Whatsapp 0752 207186, To access our revised School prospectus please click: https://www.homelandmediainstitute.org
For more information visit us at our new ultra-modern campus Bombo Road, Kawanda Nakyesanja.

Sipiika wa Parliament Nnaalongo Anita Annet Among akomyewo mu office.Amaze akabanga taliiwo era egya Parliament gibadde ...
06/11/2023

Sipiika wa Parliament Nnaalongo Anita Annet Among akomyewo mu office.
Amaze akabanga taliiwo era egya Parliament gibadde gikolebwa omumyukawe Thomas Tayebwa.
Abadde mu luwummula, Katonda gyeyamugonnomorelako Obweza!
Ayaniriziddwa mu kitiibwa.
!

Obwakabaka buwaddeyo obukadde 114 ziyambeko mu kuteekateeka embaga ya Kyabazinga nga 18 November.Cash; obukadde 20Empewo...
02/11/2023

Obwakabaka buwaddeyo obukadde 114 ziyambeko mu kuteekateeka embaga ya Kyabazinga nga 18 November.

Cash; obukadde 20
Empewo ku BBS Terefayina; obukadde 80
Empewo ku CBS FM: obukadde 14
!

Dereeva wa baasi ya Link UBG 188P nga ye Andrew Jemba myaka 43 alabikira mu katambi akayitingana ku mitimbagano ng'avuga...
02/11/2023

Dereeva wa baasi ya Link UBG 188P nga ye Andrew Jemba myaka 43 alabikira mu katambi akayitingana ku mitimbagano ng'avuga ali ku ssimu obudde obuwerako ekirowoozebwa nti abadde ku zino zi Whatsapp ezajja agobeddwa ku mulimu mbagirawo, Era aba Baasi ya Link basiimye omusabaaze eyakutte ka Vidiyo kano okayambye okutaasa obulamu bw'abasabaze abalala.
!

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu asisinkanye Ssaabaminisita w’Obwakabaka bw...
31/10/2023

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu asisinkanye Ssaabaminisita w’Obwakabaka bwa Busoga, Owek.Dr. Joseph Muvawala, namukwasa omutemwa gwensimbi ,NUP zewaddeyo mu nteekateeka z’embaga y’obwakabaka eya Ssaabasajja Kyabazinga Wilberforce Gabula Nadiope IV ne Inhebantu Jovia egenda okuberewo nga 18 November omwaka guno.
!

Omukama wa Tooro Daudi Kasagama. Ono y'eyawandiika ebbaluwa mu February wa 1897 nga 1 ng'asaba abangereza okugenda e Too...
30/10/2023

Omukama wa Tooro Daudi Kasagama. Ono y'eyawandiika ebbaluwa mu February wa 1897 nga 1 ng'asaba abangereza okugenda e Tooro basomese abantu be obugunjufu. 👴🏿

Omulambo gwomugenzi Dr Aggrey Kiyingi guleteddwa mu ggwanga olunaku olwaleero. Omugenzi yafiira mu Australia gyeyali ako...
30/10/2023

Omulambo gwomugenzi Dr Aggrey Kiyingi guleteddwa mu ggwanga olunaku olwaleero. Omugenzi yafiira mu Australia gyeyali akolera emirimu gye .
Omubiri gw'omugenzi gwakusabirwa ku Cathedral Church e Namirembe olwaleero ku ssaawa munaana ezemisana.
Dr Kiyingi wakuziikibwa enkya e Namulonge
!

AMASU:Embwa ebadde esinga obukadde mu nsi yonna ng'eno ebadde emanyiddwa nga Bobi efudde nga eweza emyaka 31 ekintu ekit...
24/10/2023

AMASU:
Embwa ebadde esinga obukadde mu nsi yonna ng'eno ebadde emanyiddwa nga Bobi efudde nga eweza emyaka 31 ekintu ekitatera kulabika ku buwangaazi bw'embwa kuba eyali ekyasinze yafiira ku myaka 29.
Embwa eno ebadde ewangaalira Portugal nga ya musajja amanyiddwa nga Leonel Costa era ono yategeezezza nti ekimu ku byalowooza ebigiyambye okuwangaala kwekuba nti ebadde mu ddembe nga tesibwangako ku lujeggere era abadde agiwa mmere nga abantu gyebalya. Bobi ku nsi emazeeko ennaku 11,478.
!

23/10/2023

One Step forward..TWO Steps!
Slowly by Slowly.... Homeland Media GROUP....gave birth to The Homeland Newspaper The Homeland Media Institute-HMI Kamida International Schools Sseggwanga The African News Journal Homeland Radio Uganda and Homeland Television Uganda

Address

Bombo Road, Kawanda-Nakyesanja
Kiboga

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Sseggwanga posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Sseggwanga:

Videos

Share



You may also like