Beat FM Uganda

Beat FM Uganda Contact information, map and directions, contact form, opening hours, services, ratings, photos, videos and announcements from Beat FM Uganda, Radio Station, Kampala.
(73)

BEAT FM Ekintabuli ky’omuziki yagenda ku mpewo mu mwaka gwa 2004 ng’ewerereza wansi wa Capital Radio (2015) Ltd
Mu Kampala Beat FM ekwatirwa ku 96.3 FM ate e Masaka ku 91.0 FM weewaawo ng’enteekateeka z’okwongera okugigaziya ebune eggwanga lyonna.

02/09/2024

Kamuyombe 😅

02/09/2024

Tubeele begendeleza banange.

Tukwagaliza bilungi byelele 🥳Amazalibwa amalungi.
01/09/2024

Tukwagaliza bilungi byelele 🥳
Amazalibwa amalungi.

01/09/2024

Yabadde Takisubila. Amazalibwa abalungi Rebecca Alice Jjingo 🎉🎉🍾

Billionz Ziizino! ZannyaPOWERBALL okufuna omukisa okuwangula Jackpot ebalirirwamuakawumbi kamu n'ekitundu ezaUganda. Olw...
01/09/2024

Billionz Ziizino! Zannya
POWERBALL okufuna omukisa okuwangula Jackpot ebalirirwamu
akawumbi kamu n'ekitundu eza
Uganda. Olwa leero wandifuuka namukisa!
kebera ku http://t.ly/PBC3j oba
nyiga *185 # owa Airtel Money. Ate owa MTN MOMO nyiga *165 #
okwetaba mu kazannyo.


31/08/2024

Temusubwa banange, egulawo kati ku Lugogo Mall

31/08/2024

Jjangu ogule ebintu ku bbeeyi layisi, ate nga n’ebyokuwangula binji nyo!!

30/08/2024

Mumuyambe bambi

30/08/2024

Kampala, mwetegese?
Enkya lwetuggulawo Chinatown Store wano e Uganda.
Jangu wefunire ku by’amasanyaraze ebiri ku mulembe, ebintu ebikozesebwa awaka n’ebirala bingi. Oyagala bintu ebiriko oba eby’omutindo ogw’esigika, byonna tubiyina. Tosubwa! Tusisinkane yo enkya.

30/08/2024

Mukunja Tabawabya

30/08/2024

Enkya lw'elunaku mulindwa!!
China Town Store Uganda eggulawo, eno ekuletedde Entebe ez'omulembe, emeeza z'omudiiro. Olina kyewetaaga okukyusa endabika y'enyumba yo? Byonna babireese. Genda oby'elabireko enkya.

30/08/2024

Beguddeko

30/08/2024

Mujja kutya

30/08/2024

Abaana bajja kulaba byebatalina kulaba

30/08/2024

Million Zizino!
Zannya DAILY LOTTO olwa leero okufuna omukisa okuwangula obukadde 10 UGX mu jackpot

Kebera ku kibanja kyaffe https://bit.ly/46e5yh6 kati.
Oba nyiga *185 # ku Airtel Money. Ate gwe owa MTN MoMo nyiga * 165 # okuzannya.



29/08/2024

Lwaki mukola ebintu ebyo?

Uganda yakutuuza ttabamiruka w'abakulembeze b'amawanga kkumi agagabana ku mazzi g'Omugga Kiyira mu mwezi ogw‘ekkumi. Ono...
29/08/2024

Uganda yakutuuza ttabamiruka w'abakulembeze b'amawanga kkumi agagabana ku mazzi g'Omugga Kiyira mu mwezi ogw‘ekkumi.

Ono agendereddwamu okwongera okuyweza obwa sseruganda mu mawanga gano. Mu nteekateeka eno, abakulembeze b'amawanga gano era basuubirwa okutongoza Omukago ogutuumiddwa Nile River Basin Commission nga gwakuddira mu bigere bya Nile Basin Inititive ogubaddewo. Ttabamiruka ono wakwetooloolera ku nkulaakulana mu mawanga ago nga gayita mu Busigansiimbi ssaako okutangira okutyoboola kw'obutonde bw'ensi mu mawanga agagabana amazzi g'Omugga Kiyira.

28/08/2024

Mujje Tulye...

28/08/2024

Mumbulileko banange. gitya ku beat fa ma. kadiima ne Uncle kabogoza

28/08/2024

Tuwe endowoza yo.

28/08/2024

Lwaki yakoze nyo bwatyo 🤔🤔Sisimuka, Mukunja, Amooti ne Nakachwa

27/08/2024

Tukole nyo banange, omwavu Tayagalika

Billionz Zizino! ZannyaPOWERBALL okufuna omukisa okuwangula Jackpot ebalirirwamuakawumbi kamu n'ekitundu ezaUganda. Olwa...
27/08/2024

Billionz Zizino! Zannya
POWERBALL okufuna omukisa okuwangula Jackpot ebalirirwamu
akawumbi kamu n'ekitundu eza
Uganda. Olwa leero wandifuuka namukisa!
kebera ku http://t.ly/PBC3j oba
nyiga *185 # owa Airtel Money. Ate owa MTN MOMO nyiga *165 #
okwetaba mu kazannyo.



14:34

27/08/2024

Kibadde bulala nyo

27/08/2024

Ndowoza mukakanye

Omukubiriza wa Palamenti y’eggwanga Nnaalongo Annet Anita Among leero lwalambula ku kiggya ky'eyaliko Mukamaawe omugenzi...
27/08/2024

Omukubiriza wa Palamenti y’eggwanga Nnaalongo Annet Anita Among leero lwalambula ku kiggya ky'eyaliko Mukamaawe omugenzi Jacob Oulanya mu kitundu kye Omoro n'oluvanyuma agendeko mu ddwaliro lya Lacor akyalire ku bakyala era oluvanyuma aggulewo olusiisira lw'eby'obulamu. Ono era wakukyalirako essomero lya Pece PS ne Gulu Prisons PS abeeko ebintu eby'enjawulo byakwasa abavunanyizibwa ku mirimu mu masomero ago.Bbo ababaka mu palamenti gyakubiriza bangi ekisula bakikwatidde mu kibuga Gulu ewagenda okuba olutuula lwabwe olunaku olw'enkya ate enkeera ku lw'okuna Omukulembeze w'eggwanga Yoweri Museveni Tibuhaburwa wakwogereko gyebali.

Mu kaweefube atunuulidde okwongera okutumbula obulamu bw'eby'ekizadde mu bakyala n'okutaasa amabujje agabaddenga galemer...
27/08/2024

Mu kaweefube atunuulidde okwongera okutumbula obulamu bw'eby'ekizadde mu bakyala n'okutaasa amabujje agabaddenga galemera mu Ssanya,Bank ya Stanbic ekwataganidde wamu ne ministry y'eby'obulamu batambuze kaweefube gwebaatuumye "Maama".Amyuka Kaminsona avunanyizibwa ku by'ekizadde mu ministry y'eby'obulamu Dr Richard Mugahi ategeezezza nti batunuulidde kukendeeza ku miwendo gy'abakyala ababaddenga bafa nga bazaala n'abaana baabwe n'ebitundu 70%.

Abasiika Kaawa waffe kuno basazeewo okutalaaga amawanga agenjawulo n’okusingiraddala ag’e Bulaaya nga Netherlands mu kaw...
27/08/2024

Abasiika Kaawa waffe kuno basazeewo okutalaaga amawanga agenjawulo n’okusingiraddala ag’e Bulaaya nga Netherlands mu kawefube w’okuwenja obutale bwa kaawa. Bano okusalawo bati kiddiridde okukendeera mu bunji bw’Emmwanyi ezitundibwa ebunaayira. Kaweefube ono awomeddwamu omutwe ekitongole ky’eby’Emmwanyi ki Uganda Coffee Development Authority.

26/08/2024

Bannayuganda tulina amawulire amapya!
China Town Store egguse . Eno ekuletedde kalonda w'ebintu byonna byewetaaga okuviira ddala ku by'okwewunda, eby'amasanyalaze entebe z'omunyumba ne wofiisi byonna ku bbeyi ensaamu saamu.
Eno eggulawo essaawa yona! Lindirira

Address

Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Beat FM Uganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Videos

Share

Category


Other Radio Stations in Kampala

Show All