12/02/2024
Bwerwali bweruti nga 12/February/1982, Omugenzi Margaret Nalunkuuma awamu n'omungenzi Mzee J.W Sentamu bafuuna essanyu ly'ezadde ery'obulenzi, tebamanya nti gwebazadde aliba watutumu era nga mukulembeze, mutwegatteko twagalize Omukulembeze w'ekibiina kya NUP Kyagulanyi Ssentamu Robert Bobi Wine amazaalibwa ag'emyaka 42.