Noah Mutwe

Noah Mutwe Defending human rights and rule of law is my responsibility .👊
(5)

Kino kilekawa Ba'kigatto Bba Anitta Amongi ababadde bawoza nti talina mayumba UK ???
10/05/2024

Kino kilekawa Ba'kigatto Bba Anitta Amongi ababadde bawoza nti talina mayumba UK ???

Naye Eno Gov't ya Museven kiki kyesobola okukola? Eremeredwa okurwanyisa enguzi📌Eremereddwa okuddabiriza ebinya mu Kampa...
10/05/2024

Naye Eno Gov't ya Museven kiki kyesobola okukola?

Eremeredwa okurwanyisa enguzi📌
Eremereddwa okuddabiriza ebinya mu Kampala📌
Kati eremereddwa nokubala abantu kyoka mbu eyagala kuteketekera bana'uganda 📌
Yiiiiii mukama katonda watukuba omuggo 😌🚶

10/05/2024

Wama, Global Bus oba Tausi bwemala okutuusa mu paaka, Owa Boda Boda mugambe ngenda Lugogo cricket Oval so si Rugogo 😒 ajja'kukubuza okukana nga ovilidemu awo tolabye Ray G ku stage 😌🚶🚶

10/05/2024

Leero tuli mu Ray G lugogo cricket Oval, naye mutuyambe temujja nemiggo ( Nkoni ) gyamwe mungalo. Eno mujja mubantu sso si'Nte 😌🚶

Bambi munegateko tujjagulize wamu amazalibwa Gga commander Achileo Kivumbi era tumwebaze okukuuma omukulembeze waffe omu...
09/05/2024

Bambi munegateko tujjagulize wamu amazalibwa Gga commander Achileo Kivumbi era tumwebaze okukuuma omukulembeze waffe omulungi kyagulanyi Ssentamu...Ono ye waddala bambi ... Happy birthday Kiganda kyange.

Enteekateeka zona ziwedde!Enkya tuli mu Ray G  lugogo cricket Oval
09/05/2024

Enteekateeka zona ziwedde!
Enkya tuli mu Ray G lugogo cricket Oval

09/05/2024

Mukatambi Kano ake ddobozi, omwami Kivumbi Deo nga Ono ye kiyambi wa Ow'ekitiibwa Mpuuga awulikika nga akuunga abasuubuzi bbo mumasaka okujja mubungi betabe kumukolo ogutegekeddwa akakundi ke nga bamujagulizako okuwangula obwesigwa eri Amongi ne NRM. Era kumukolo Guno gwe gumu kwebagenda okulangilira mulujjudde ababaka ba NUP abatakiliziganya na bukulembeze Bwa HE kyagulanyi Ssentamu, banno bakwegatta ku Mpuuga era balangilire ekidako. Guno omukolo gusuubirwa okwetabwako Speaker Anitta Amongi nga omugenyi omukulu era nga yaguvugilidde. Gwakubeerawo nga ennaku zomwezi 21/June/2024.

Ekikulu mwe abaganda, abasoga, abalango, abagisu beppo nabacholi temwagala kusoma atte olumala nga mukukuluma😒 kyenzudde...
09/05/2024

Ekikulu mwe abaganda, abasoga, abalango, abagisu beppo nabacholi temwagala kusoma atte olumala nga mukukuluma😒 kyenzudde banno tulina kubazaalamubuzaazi😌🚶🚶

Nga bamazze okufuna amawulire nti comrade Masaba yakukusiddwa olunaku lwe Ggulo naletebwa mu court nga avunanibwa ogwo k...
09/05/2024

Nga bamazze okufuna amawulire nti comrade Masaba yakukusiddwa olunaku lwe Ggulo naletebwa mu court nga avunanibwa ogwo kwookya eduuka erimu mubitundu bye Njeru, era nasindikibwa mu komera lye Bugungu, Buikwe. Olwa leero Secretary General wa NUP counsel Rubongoya asindise akulira ebyendabilira mukibiina Kya NUP, omukyala Shiphrah akyalireko Baganda baffe bano oluvanyuma lwo'kumala weeks bbiri ku CMI. Bano bakakasiza nga webakyali abagumu era abatagenda kuva ku mulamwa.

Omusuubuzi yabuziza Gen Museven, "Ani affuga Eggwanga lino?"  Nabuli kati tukyalinda answer okuva Gyali 😁😁🚶🚶
09/05/2024

Omusuubuzi yabuziza Gen Museven, "Ani affuga Eggwanga lino?" Nabuli kati tukyalinda answer okuva Gyali 😁😁🚶🚶

Eno ye mboozi eri kumimwa gya bana'uganda okwetolola ebitundu bye Ggwanga ebyenjawulo, era wenjogerera esawa zzino ababa...
09/05/2024

Eno ye mboozi eri kumimwa gya bana'uganda okwetolola ebitundu bye Ggwanga ebyenjawulo, era wenjogerera esawa zzino ababaka ba NUP abali befudde bakiwagi kati batuuza yalukugunyu😌🚶🚶

Omumyuka wange Thomas Tayebwa yali emabega wabantu abannwana okunemesa ekiffo kyange ekyobwa speaker wa parliament , Ono...
08/05/2024

Omumyuka wange Thomas Tayebwa yali emabega wabantu abannwana okunemesa ekiffo kyange ekyobwa speaker wa parliament , Ono era nakizudde nti yeyawayo ebiwandiko ebyekusifu ebilaga butya bwetusasanya sente mu parliament eri Spire ne Agatha kyova OLABA Bungereza nebweyantadeko Envumbo teyavudeyo yadde nekiwandiko ekivumilira abangereza olwokuntekako Envumbo. Ono era yali emabega wa Burora underson Ali mukunga abavubuka mu NRM batandike okwekarakasa era nga basaba ndekulire ekiffo kyange kubanga ngenda kuba sikyasobola kwetaba munkungaana za mawanga Gge bweru olwe'Nvumbo ezintekeddwako, nolwekyo bagala Tayebwa yaba abeera speaker.; Speaker Anitta Amongi.😌🚶🚶

08/05/2024
08/05/2024

Wano wetulaga mugenda kulaba nga wafukasiti omu azze mu colour ye entuufu.. mpulide ne America, Australia beppo ne New Zealand zitekateka mutekako Envumbo.( Sanctions ).😌🚶

08/05/2024

Kano kabadde kanzisemu omuntu as in kill me in a person 😁😁

PULOFESOR, Obadde okimanyi nti Bwanna Chris Obore yakwata engiibwa ( pigeons ) bbiri nga Nnamu bulungi naziziika mu wofi...
07/05/2024

PULOFESOR, Obadde okimanyi nti Bwanna Chris Obore yakwata engiibwa ( pigeons ) bbiri nga Nnamu bulungi naziziika mu wofiisi yo mugenzi Jacob Oulanya nga yakamala okutekebwa mu'Nyonyi addusibwe mu Ggwanga lya America okujjanjabibwa...era Ono yagenda mumaaso nateeka omusaayi mu kakebe akaterekebwa mu filigi eri mu office ya mukama we. 🤔

Current situation!.   Ba'kigatto ba speaker Anitta Among balinze bubaka okuva eri omwogezi wa parliament, Chris Obore ol...
07/05/2024

Current situation!.

Ba'kigatto ba speaker Anitta Among balinze bubaka okuva eri omwogezi wa parliament, Chris Obore oluvanyuma lwa Dubai nayo okumutekako ENVUMBO ( sanctions ) olwo'kwenyigira mububbi bwa mabaati ameeru agabawejjere.

Congratulations to you counsel David Lewis Rubongoya 🥰🥰🥰
07/05/2024

Congratulations to you counsel David Lewis Rubongoya 🥰🥰🥰

Mubumpimpi/mubufunze, Gen Museven bwabadde asisinkanye abasubuuzi e kololo abagambye bwatti; " temukirizibwa yadde okunk...
07/05/2024

Mubumpimpi/mubufunze, Gen Museven bwabadde asisinkanye abasubuuzi e kololo abagambye bwatti; " temukirizibwa yadde okunkangantisa. " Mulina okusasula buli'kika Kya MUSOLO naddala mwe abayingiza ebyamaguzi ebimaze okukolebwa okuva wabweru we Ggwanga. Mulye pilao ne Nyama mudeyo ewamwe 😌🚶🚶

Akaliro bakawulira...omubaka tebandeke yena yegonzeza alinga olubwa olubbi...befuula Nnyo abatabiwulira naye bagyakukite...
07/05/2024

Akaliro bakawulira...omubaka tebandeke yena yegonzeza alinga olubwa olubbi...befuula Nnyo abatabiwulira naye bagyakukitegeera nti kyagulanyi ye masanyalaze....

**2026 mundabira nga Ddala**    Omubaka wa Ndora East Dr Prontazio Begumisa, avudeyo nayozayoza abatuuze be Rubira olwok...
06/05/2024

**2026 mundabira nga Ddala**

Omubaka wa Ndora East Dr Prontazio Begumisa, avudeyo nayozayoza abatuuze be Rubira olwokumaliliza okubaddabiriza olutindo lwa Rubira Bridge nga luno luwemense silingisi za Uganda million bibiri ataano ( shs 250m ). Ono agenze mumaaso nabasaba 2026 bamulabire nga Ddala....

Ow'ekitiibwa Ssegona akarya amaggwa nga yakamala okuweebwa obuvunanyizibwa bwokukulira akakiiko ka parliament akakola mu...
06/05/2024

Ow'ekitiibwa Ssegona akarya amaggwa nga yakamala okuweebwa obuvunanyizibwa bwokukulira akakiiko ka parliament akakola mukunonyereza nokola alipoota kubitongole bya Gov't ( COSASE ) yavaayo nasuubiza bana'uganda nga bwagenda okukola bukubilire okuleeta alipoota ezenjjawulo kubitongole bya Gov't, naye nabuli kati mpawo alipoota nemu gyetwakubyeko kimunye... ndowoza yasalawo kuchiliinga naba big boys and girls.

06/05/2024
A blessed new week Baluganda!📸📷 Owomukisa Tv
06/05/2024

A blessed new week Baluganda!
📸📷 Owomukisa Tv

05/05/2024

Ow'ekitiibwa Mpuuga nga buli omu ekigaali kye akibukamu😁😁😁 mujja kukakasa nti kyagulanyi yeka yabimala....

05/05/2024
04/05/2024

Hon Ssegirinya Muhammad 😔🙏🙏🙏🙏

04/05/2024

A.R.S.E.N.A.L

Address

Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Noah Mutwe posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Noah Mutwe:

Videos

Share

Category



You may also like