Wakisa Fred Wagaba

Wakisa Fred Wagaba Journalist.

08/11/2021
08/11/2021
11/10/2021
09/09/2021
06/09/2021

SSEGIRIINYA NE SSEWANYANA BEBATEGEKA ENKIIKO ZOKUTEMA ABANTU - CP ENANGA:
Omwogezi wa Uganda Police Force CP Fred Enanga avuddeyo nategeeza mu Lukiiko lwa Bannamawulire olunaku olwaleero nga ababaka ba National Unity Platform - NUP okuli Muhammad Ssegiriinya aka Mr. Updates wamu ne Allan Ssewanyana bwebalumirizibwa abamu ku bakwate nti bategeka ettemu eribadde e Masaka nga enkiiko bazituuza nga mu Ndeeba mu Kampala.
Enanga agamba nti abamu ku bakwate balumiriza Ababaka bano nti babasuubiza okubawa ebyobugagga nti era kyekyabayisizza bannyonyole.
Enanga agamba nti abakwate babategeeza nti Bannabyabufuzi bano bebategeka olukiiko, nebabawandiika nti era baagala babannyonyole.
Enanga era agambye nti bano bategeka okutta abantu bateeke obukyayi obw'amaanyi n'okutya mu Bannayuganda.
Enanga agamba nti Poliisi era etandise okunoonyereza ku bigambibwa nti waliwo ebibaluwa bikiro kitwala omunaku ebisuulibwa mu bitundu ebyenjawulo okuli Mityana ne Wakiso nga bitiisatiisa Bassentebe ba LC1, ba Ssentebe ba National Resistance Movement - NRM wamu n'abasuubuzi abamaanyi mu bitundu ebyo.

29/08/2021





×

WORLD, AFRICA

Journalist in Uganda arrested for interviewing Afghan refugee

Authorities warned journalist to be careful about reporting on refugees

Godfrey Olukya |29.08.2021



KAMPALA, Uganda

A senior correspondent with Germany’s Deutsche Press Agentur was arrested at the Imperial Resort Beach Hotel Entebbe after he interviewed an Afghan refugee, according to officials.

The hotel is currently housing Afghan refugees.

Henry Waswa, 60, was arrest Thursday and is currently detained at the Entebbe police station on criminal trespass charges.

Waswa told the Human Rights Network for Journalists-Uganda (HRNJ-UGANDA) that he was booked at the hotel after paying $167 and spent one night at the hotel.

"There was no indication that the hotel was out of bounds much as there was a heavy security presence," said Waswa.

"We find it strange that a journalist is charged and kept in cells over a charge of criminal trespass where the hotel duly booked him in. At the time of his arrest by two plain clothed security personnel, Waswa had not published any news story. So we call upon the police for his release and return of his journalist gadgets which were confiscated. We also urge the security to respect his rights as a journalist." HRNJ said in a statement.

The General Secretary of the Entebbe Journalists Association, Diana Kibuuka, said there was no information barring journalists from covering refugees at the hotel.

If there are any restrictions, the government should inform the media fraternity.

Police officer Jack Omo said the arrest came after an order from senior officers.

Authorities warned journalists on Wednesday that they should be very careful about reporting on Afghans in Uganda.

Anadolu Agency website contains only a portion of the news stories offered to subscribers in the AA News Broadcasting System (HAS), and in summarized form.

25/08/2021

KSTV morning express program 7 - 9am, it's going to be hot. Don't miss.

23/08/2021

Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity Platform Robert Kyagulanyi Ssentamu atenderezza omugenzi Maj. Gen. Paul Lokech gwayogeddeko ng’abadde omujaasi omugezi era omulungi mu by’akola wadde nga yasalawo okolera mu mulembe omukyamu.

Kyagulanyi agamba Lokech yakozesebwa Pulezidenti Museveni okulinyirira eddembe lya bannansi nga abakugira okuwakanya ebitaagenda bulungi mu kulonda okuwedde ekintu ekyaali ekikyamu.
Ono mu ngeri yemu ataddewo ebibuuzo ebyetaaga okwanukulwa ku nfa ya Lokech ne banne abazze bafa gyagamba nti tetegeerekeka.

22/08/2021

Hello to everyone, don't miss the morning express program on KSTV 7am - 9am Monday to Friday. Tomorrow's topic is the future of Education in Uganda.

21/08/2021

Kazini, Aronda and Lokech in our picture. All their deaths remain a mystery. Rest In Peace gallant sons.

21/08/2021
21/08/2021

Kitalo!
Omumyuuka w'omuduumizi wa Uganda Police Force Maj. Gen. Paul Lokech afudde.

21/08/2021

Address

Kampala
Kampala
-256

Telephone

+256772371689

Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Wakisa Fred Wagaba posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Contact The Business

Send a message to Wakisa Fred Wagaba:

Share