News Editor Online

  • Home
  • News Editor Online

News Editor Online Truth Nothing But The Truth

DREAM TV & BTV, The Agenda Current Affairs show, will today (Monday) morning at 6am to 8am host Counsel Sam Muyizzi Muli...
02/02/2025

DREAM TV & BTV, The Agenda Current Affairs show, will today (Monday) morning at 6am to 8am host Counsel Sam Muyizzi Mulindwa (One of the lawyers who pleaded and urged the recently decided matter on the legality of the Court Martial), Eng. Hassan Ssemalemba (Buganda Kingdom Official), Bob Luswata NRM/ONC and Hassan Lubyayi NUP MP Aspirant Kimanya -Kabonera.
TOPIC: ON MUSEVENI'S STATEMENT AGAINST SUPREME COURT RULING

"The country is not governed by the judges. It is governed by the people, all of us Ugandans, who are old enough to vote...
01/02/2025

"The country is not governed by the judges. It is governed by the people, all of us Ugandans, who are old enough to vote. In the matter of the Constitution and other legislation, we govern ourselves by having referenda or constitutional amendments of the laws by Uganda. We, the freedom fighters, will support the court martial to try civilians found with guns illegally, which are a monopoly of the Armed Forces". Museveni rubbish Supreme Court ruling, salutes only two judges Chibita and Mugyenyi

Ebya Mayor w'e Masaka, Florence Namayanja mulowooza no si bibi! Footsoldier Kagolo Henry Myres ng'ono musomesa omutendek...
30/01/2025

Ebya Mayor w'e Masaka, Florence Namayanja mulowooza no si bibi! Footsoldier Kagolo Henry Myres ng'ono musomesa omutendeke era omu ku bavubuka abawulize eri Pulinsipo Bobi Wine ne NUP yonna, alangiridde mu butongole ajja ku bwa meeya bwa Masaka!
Abasomera ebbaluwa mu bbaasa bagamba, Namayanja asibemu mangu obubwe kkaadi yalimuyita mu myagaanya gy'engalo!
Lindirira ebisingako awo!

LEERO ku lutikko y'Omutukuvu Paulo e Namirembe gwe mukolo ogutegekeddwa Rev. Samuel Muwonge, omusumba omuggya ow'Obusumb...
26/01/2025

LEERO ku lutikko y'Omutukuvu Paulo e Namirembe gwe mukolo ogutegekeddwa Rev. Samuel Muwonge, omusumba omuggya ow'Obusumba bw'e Kitende nga ye ne maama Olivia Muwonge n'abaana baabwe beebaza Katonda olwobuuweereza bw'abakozesezza okumala emyaka 10 nga Rev. Muwonge y'akulira ekitongole ekibuulizi ky'enjiri mu Bulabirizi bw'e Namirembe.
Ttiimu yaffe egenda kubatuusako buli kimu.

OLWALEERO ge mazaalibwa ga Haji Mohammed Kibirige, Ssabawandiisi wa NRM mu Lubaga.Haji Kibirige era ye Ssentebe wa Rubag...
25/01/2025

OLWALEERO ge mazaalibwa ga Haji Mohammed Kibirige, Ssabawandiisi wa NRM mu Lubaga.
Haji Kibirige era ye Ssentebe wa Rubaga South B Subcounty mu kibiina kya NRM ekiri mu buyinza.
Ffe wano ku News Editor Media, tukuyozaayoza nnyo munnaffe Haji olwokutuuka ku lunaku lwe wazaalibwa era ne tukwebaza okuba omuweereza omulungi.
Kulika munnaffe!

OMUGAGGA wo mu Kampala  Godfrey Muhirwa nnyini kkampuni ya Yamaha Centre mu Ndeeba akikoze!Awaddeyo ettaka lye ku bweree...
24/01/2025

OMUGAGGA wo mu Kampala Godfrey Muhirwa nnyini kkampuni ya Yamaha Centre mu Ndeeba akikoze!
Awaddeyo ettaka lye ku bwereere, erikunukkiriza mu yiika 100 eri KCCA eyiweko kasasiro nga lisangibwa Mpambire, Mpigi ku luguudo lw'e Masaka.
Ayagala kasasiro ono amwongereko omutindo ng'azimbye amasitoowa wali e Mitala Maria mwanalongosesa kasasiro awonye bannakampala ekivundu. Minisita Minsa Kabanda ayanirizza enteekateeka y'omugagga Muhirwa.

ENKYA (Lwakubiri) ku ssaawa 12 ez'okumakya okutuuka ku ssaawa bbiri, DREAM TV ne BTV zigenda kukyaza; Omw. Baker Byayi (...
13/01/2025

ENKYA (Lwakubiri) ku ssaawa 12 ez'okumakya okutuuka ku ssaawa bbiri, DREAM TV ne BTV zigenda kukyaza; Omw. Baker Byayi (Mayor Mateete-Ssembabule), Hassan Lubyayi (NUP MP Aspirant Kimanya-Kabonera) ne Haji Yunus Kamya (NRM).
OMULAMWA: KIKI EKIRINA OKUKOLEBWA OKUKOMYA ENTALO N'OKWERUMAALUMA MU BANNABYAFUZI E MASAKA?
Togisubwa!

JUST IN: Gen. Salim Saleh, President Museveni's brother has denied any connections with a group of land grabbers, trespa...
13/01/2025

JUST IN: Gen. Salim Saleh, President Museveni's brother has denied any connections with a group of land grabbers, trespassing on Nakivubo Road Kisekka Market vendors' land.
Through his aide, Gen. Saleh has vowed to deal with any one soiling his name by grabbing land legally owned by Kisekka Market vendors.
We are working on a detailed story!

ENKYA, Bbalaza ku ssaawa 12 ez'okumakya okutuuka ssaawa bbiri, DREAM TV ne BTV zigenda kukyaza Bannabyabufuzi ne mikwano...
12/01/2025

ENKYA, Bbalaza ku ssaawa 12 ez'okumakya okutuuka ssaawa bbiri, DREAM TV ne BTV zigenda kukyaza Bannabyabufuzi ne mikwano gya Hon. Ssegirinya bwe bawangadde, boogere ku ani anenyezebwa ku fujjo erikoleddwa mu kumuziika leero e Masaka, mu Buddu.
Ku bano kuliko; Hon. Eng. Bob Mpiima (NRM), Eng. Katumba 'Panadol' (Office minister Kampala), Mulwani Taminwa (NUP) ne Eng. Hassan Ssemalemba (Omwami wa Kabaka). Tobasubwa!

Rev. Samuel Muwonge, the newly appointed Kitende Parish Priest has today launched Tuesday Lunch Hour Special at St. Step...
07/01/2025

Rev. Samuel Muwonge, the newly appointed Kitende Parish Priest has today launched Tuesday Lunch Hour Special at St. Stephen's Church of Uganda, Kitende.
Reading Mathew 16:19, Rev. Muwonge urged the congregation always to trust in God saying, Jesus has the key to their success, this year.
Before lunch hour prayers, there will always be counselling sessions at church.

Dream tv & BTV will tomorrow, Tuesday Morning at 6am host former Presidential Candidate and Democratic Alliance top offi...
06/01/2025

Dream tv & BTV will tomorrow, Tuesday Morning at 6am host former Presidential Candidate and Democratic Alliance top official Hon. Samuel Walter Lubega Mukaaku for a Current Affairs show.
TOPIC: GEN. MUHOOZI ALLEGATIONS ON BANKROLLING BOBI WINE! WHERE DOES IT LEAVE OPPOSITION POLITICS IN UGANDA?
Please tune in!

KITAFFE mu Katonda, The Rt. Rev. Moses Banja, Omulabirizi w'Obulabirizi bw'e Namirembe, olwaleero wali e Mende, yeetabye...
04/01/2025

KITAFFE mu Katonda, The Rt. Rev. Moses Banja, Omulabirizi w'Obulabirizi bw'e Namirembe, olwaleero wali e Mende, yeetabye mu kuziika Harriet Nabukeera, mwannyina wa Rev. Samuel Muwonge, Omusumba omuggya, ow'Obusumba bw'e Kitende.
Omulabirizi akubirizza abakungubazi obutatya kufa, bakkiririze mu Yesu. Asaasidde aba famire y'Omugenzi.
Naffe wano, tusaasira Omusumba Muwonge olw'okufiirwa mwannyina!

DREAM TV, The Agenda show, will on Friday January 3rd, 2025 from 6am to 8am host Journalists; Jonan Atusingwize (Pearl o...
02/01/2025

DREAM TV, The Agenda show, will on Friday January 3rd, 2025 from 6am to 8am host Journalists; Jonan Atusingwize (Pearl of Africa radio), Omumbejja Joyce Ndagire (Parliamentary Press/Radio 4), Ismail Ddamba Musajjatasuliraawo (Worked with New Vision ) and Katongole Kitikyamuwogo (NRM Media Activist).
TOPIC: WHAT 2025 MEAN FOR JOURNALISTS AS GENERAL ELECTIONS KICK-OFF THIS YEAR

31/12/2024

ONO Rev. Samuel Muwonge mulalamu ko! Tozanyisanga Katonda! E Kitende gyebamutadde ng'omusumba wa St. Stephen's Church of Uganda, akikubye mu Crossover night! Tuli Kitende kati!

29/12/2024
29/12/2024

Dear Bp. Dr. Solomon Mwesige, lead Pastor at Good News Church Bulenga, we join your beloved wife maama Doreen Mwesige, your beautiful children and all members of Good News Church to celebrate your birthday!
You have won souls for Christ, fed the hungry, repaired broken souls, educated hundreds and you are a blessing to our country, Africa and the world at large.
May God add you more years dear Pastor Solomon. Happy birthday papa!

JUST IN! 2026 Lord Mayor Aspirant Alhaj Ali Kasirye Nganda Mulyanyama is in high spirit to defeat incumbent Erias Lukwag...
25/12/2024

JUST IN! 2026 Lord Mayor Aspirant Alhaj Ali Kasirye Nganda Mulyanyama is in high spirit to defeat incumbent Erias Lukwago after another contender for NUP ticket Chairman Fred Nyanzi Ssentamu, Bobi Wine's brother has given up the race for the Capital City's top job!
All indicators show, Nyanzi is going to contest for MP Kawempe South. Rebel MP Bashir Kazibwe will be retired!
What does Mulyanyama-Lukwago race mean? Watch the space!

REV. Samuel Muwonge abadde akulira ekitongole ekibuulizi ky'enjiri mu Bulabirizi bw'e Namirembe agudde mu bintu, mikwano...
22/12/2024

REV. Samuel Muwonge abadde akulira ekitongole ekibuulizi ky'enjiri mu Bulabirizi bw'e Namirembe agudde mu bintu, mikwano gye Abakulistaayo bwe bamutonedde kapyata y'emmotoka Toyota Hilux nga bamwebaza okubuulira enjiri n'okuzimba Mission House.
Omukolo gubadde ku Mengo Senior School.
Rev. Muwonge yasindikiddwa mu busumba bw'e Kitende!

Address


Website

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when News Editor Online posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Videos

Shortcuts

  • Address
  • Alerts
  • Videos
  • Claim ownership or report listing
  • Want your business to be the top-listed Media Company?

Share