Omubaka wa Kawempe North Hon Muhammad Ssegirinya akyayagala obukulembeze mu 2026.
Kano kenkaterekeko wano Mr Luyima Allan walikasanga.
Abakuleze mu district eye Kassanda mugombolola ye'Mbirizi mumuluka gwe' Buseregenyu bakunze abatuuze mumusomo gwebyobulamu ogwagenderedwa okubakubiriza okukozesa amalwaliro ga gavumenti nadala kumutendera ogwa senta3.
Wano omubaka wa Bukuya Constituency Hon Bukenya Michael Iga wasinzidde nasaba abatuuze bano okukozesa ebintu gavumenti byebawa kubanga gwemusolo gwabwe era nabasaba okubera abagumikiriza kwebyo ebitanatuuka kubanga gavumenti ebimanyi era erina okubikola, abasubiza entambula enatambanga abalwadde mukaseera katono.
Atukunda Rebecca eyegwanyiza ekyomubaka omukyala asabye abantu okusokeranga kumalwaliro ga gavumenti nga tebanagenda mubulwaliro butono.
Mugumya Jackson nga ye Kansala wegombolola ye Mbirizi akubiriza abaami okwetekeratekera nga embera yokuzala baleme kusuulanga bakyaala babwe mumalwaliro olwebisanyizo.
Drake Ssemuyaba naye avumiridde abakulembeze abatunda emirimu ja gavumenti nti kino kyekiviriddeko amasawo osaba abalwadde ensimbi.
Ssentebe Jjumba Paul ye ayongedde kwebaza gavumenti olwentekateka zaayo kumutendera gwawansi.
Abasawo nabo bavudeyo nebasaba okwongerwako ku mutindo gwabazaalisa nebategeza nti babadde bawebwa abasawo abakava mumatendekero ekitali kirungi mubitundu byekyalo nga Buseregenyu.
Abatuuze bebaziza abakulembeze olwomusomo guno guno kubanga kyongedde okubajukiza nti edwaliro weriri era lyabwe okujanjabwa.
BANNAMAWULIRE EMASAKA BAWADDE NUP ESSAAWA 24 NGEBETONDEDDE OLWOKUKUBA BANNABWE
Bannamawulire abasakira mubbendobendo lye Masaka abegattira mukibiina kya Greater Masaka Journalist Association bawadde ekibiina kya NUP nsalessale nomukulembeze wakyo Robert Kyagulanyi ssentamu essaawa 24 zokka nga betondedde bannamawulire be Masaka, abakuumibe bebaakubye nebaasa ne camera zaabwe .
Bino byonna byabadde kukyalo Manja muggombolola ye Kisekka mu district eye Lwengo,Robert Kyagulanyi ssentamu gyeyabadde agenze nabawagizibe ababadde ku bboodabooda abamuwerekedde muluseregende okuva e Kampala mukuziika muto womugenzi Matia Nsubuga Birekeraawo ng’ono ye Pasikaali ssekasamba eyafiira e Bungereza.
Okuziika kuno okwabuutikiddwa ebyobufuzi ,abakuumi ba president wa NUP kwebasinzidde nebakuba bannamawulire ababadde bakwata owekitiibwa Kyagulanyi ng’atuuka okwabadde Gertrude Mutyaba owa NTV,Zainab Namusaazi owa NBS TV ne Magret Kayondo owa Radio Simba era bano bagguddewo omusango ku police ye Kiwangala mu Lwengo.
Abaakubiddwa bano basinzidde mulukungana lwabannamawulire ku Tropic Inn hotel mukibuga Masaka nebanyonyola engeri gyebakubiddwamu
Wano ssentebe wekibiina ekibataba ki Greater Masaka journalist association owekiseera Farish Magembe wasinzidde nalangirira kyebasazeewo nga bannamawulire emasaka omuli obutaddamu kusakira NUP Mawulire e Masaka singa tebetonda,okuliyirira bannamawulire nokubajjanjaba nebirala.
Bannamawulire abalala abakulembeddwamu Antonio Kalyango nabalala balaajanidde ebibiina ebirwanirira eddembe lyobuntu neryabannamawulire biveeyo biyingire munsonga zino.
🇺🇬Yesterday 20th April, Honourable Michael Bukenya Iga Kyabikoola Mp Bukuya Constituency attended the launching of BUCOOCO YOUTH FARMERS GROUP in Kijjuna where he contributed 2M for a further development of their ongoing ideas.
📌Over 150 youths who initiated ideas of financial development through Local standard juice making, events and ceremonial services and coffee growing launched and introduced their plans to the member of parliament Bukuya County, government officials, local council leaders and other representatives.
📌Hajat Hadijjah Namyalo the head of ONC was also represented by Ms Nakazibwe Fatinah,Mr Miyingo the head of institutions in the Office of the National Chairman promised to help them reach the National levels and confirmed to take their reports to President Museveni for a bigger contribution.
_RAM MEDIA_UG_
🇺🇬Omulamwa gwemisibde gya Ssabasajja Kabaka nekumulindi guno gwabadde gwakulwanyisa mukenenya era nga Hon Dr Michael Bukenya Yiga Kyabikoola Mp wa Bukuya Constituency bwatugambye.
📌Yasinzidde ku kisaawe e Lubaali gya'simbulidde emisinde ja Ssabasajja Kabaka era nagabira abantu 6 abakulembedde mulwetoloola lwabadde lulambikidwa.
#RAMMEDIA_UG
#DrKyabikoola
Live at Cream Site Education Centre-Bukuya Kassanda_Dingo.
Fundraising for a school Costa.
Obubaka bwaleero nga 1/04/2024 bubadde bwakwebaza mubaka era nga tusinzidde Ndimulaba ku Church Dr wasisinkanidde abadukanya ekanisa nebawayamu era nabawa obukodyo bwokwekulakulanya nga bayita mukulima emwanyi.
Yabasibude nakabaasa k'amzuukira buli munti.
Añti kale.
@followers
Highlights Myanmar 2
#rammediaug
Honourable Michael Bukenya Yiga Kyabikoola mp Bukuya.
Live updates.
#BUKUYA
#Kyengezagospelmassangerchurc
#honKyabikoola
Live at Kyengeza
#rammedia
#kyabikoola
#bukuya