Ebitabo By'olulimi Oluganda Buganda

Ebitabo By'olulimi Oluganda Buganda Ensonga enkulu kumukutu guno yakussomesa abaagala olulimi oluganda wamu n'abannyumirwa okusoma ebita

15/12/2023

Wuliriza nnyo emboozi eno.

Mukitegedde kati.
20/03/2023

Mukitegedde kati.

TTAMBULA N'OKUMANYA"Did you know".....1. Enkoolimbo ziyitibwa ( Pigeon pea)2. Empande ziyitibwa (Bambara nuts)3. Ensugga...
11/10/2022

TTAMBULA N'OKUMANYA

"Did you know".....

1. Enkoolimbo ziyitibwa ( Pigeon pea)
2. Empande ziyitibwa (Bambara nuts)
3. Ensugga ziyitibwa ( Black night shade)
4. Empindi ziyitibwa (Cowpeas)
5. Eggobe liyitibwa (Cowpea leaves)
6. Kawo ayitibwa (Common Peas)
7. Katunkuma ayitibwa ( Bitter berries)
8. Biriŋŋanya ayitibwa (Egg plant)
9. Ejjobyo liyitibwa (African Spider Plant)
10. Entula ziyitibwa (Garden egg/African Egg Plant)
11. Ensusuuti ziyitibwa (Cho-cho )
12. Nakati ayitibwa (Mock tomato/bitter tomato)
13 Entuntunu ziyitibwa (Goose berries)
14 Etugundda liyitibwa (African medlar)
15 Etungulu liyitibwa (Natal plum)
16 Ekinyaanya kiyitibwa (Tree Tomatoe)
17 Enkooge ziyitibwa ( Tamarind )
18 Empirivuma ziyitibwa ( Wild Date palm)
19 Enkomamawanga ziyitibwa (Pomegranates)
20 Ekitafeeri kiyitibwa ( Soursop)
21 Jambula ayitibwa ( Java plum)
22 Ennyonza ziyitibwa (English Carrisse/Carandas plum )
23 Enkenene ziyitibwa (Mulberry)
24 Enssaali ziyitibwa (Loquats)
25. Empaffu ziyitibwa (Africa Elemi/canarium/ bush candle)

YIGIRIZZA, ABAANA EBINTU BINO.

Ffena wano tulina okulozaawokko. Tusabire nnyo E mwoyo gyaffe. Ne bw'obeera waakitalo otya, olina okugenda!
11/09/2022

Ffena wano tulina okulozaawokko. Tusabire nnyo E mwoyo gyaffe. Ne bw'obeera waakitalo otya, olina okugenda!

05/09/2022

Wulira emboozi ya Buganda.

05/09/2022

Omukwano gwa Buganda n'Ankole gwavadda!! Wulira emboozi eno.

22/08/2022

BUGANDA, wulira bino..........

AMASAZA GAFFE:GANO GE MASAZA GA BUGANDA, ABAGAKULIRA WAMU N'EMBUGA ZAAGO:ESSAZA    ALIKULIRA              (EMBUGA)☆|▪︎1....
12/08/2022

AMASAZA GAFFE:

GANO GE MASAZA GA BUGANDA, ABAGAKULIRA WAMU N'EMBUGA ZAAGO:

ESSAZA ALIKULIRA (EMBUGA)

☆|▪︎1. BUSIRO ____ Ssebwana*embuga eri, (Ssentema)
☆|▪︎2. MAWOKOTA ____ Kayima *embuga eri (Butoolo)
☆|▪︎3. KYADDONDO____ Kaggo *embuga eri,(Kasangati)
☆|▪︎4. SSINGO _____ Mukwenda *embuga eri, (Mityana-Busimbi)
☆|▪︎5. BUTAMBALA _____ Katambala *embuga eri,(Kabasanda)
☆|▪︎6. BUDDU _____ Ppookino *embuga eri, (Masaka)
☆|▪︎7. GGOMBA ______ Kitunzi *embuga eri,(Kanoni)
☆|▪︎8. BUSUJJU ______ Kasujju *embuga eri, (Mwera)
☆|▪︎9. MAWOGOLA ______ Muteesa *embuga eri(Ssembabule)
☆|▪︎10.BUVUMA ______ Mbuubi *embuga eri, (Magyo)
☆|▪︎11.KKOOKI _______ Kamuswaga *embuga eri ,(Rakai)
☆|▪︎12.KABULA _______ Lumaama *embuga eri, (Lyantonde)
☆|▪︎13.BULUULI _______ Kimbugwe *embuga eri, (Nakasongola)
☆|▪︎14.BUGERERE _______ Mugerere *embuga eri, (Ntenjeru)
☆|▪︎15.KYAGGWE ________ Ssekiboobo *embuga eri, (Ggulu - Mukono)
☆|▪︎16.BULEMEEZI ________ Kangaawo *embuga eri,(Bbowa)
☆|▪︎17.BUWEEKULA ________ Luweekula *embuga eri,(Kaweeri - Mubende)
☆|▪︎18.SSESE _______ Kkweba *embuga eri,
(Kalangala)
____________________________________________

12/08/2022

GAFFE:

GANO GE MASAZA GA BUGANDA, ABAGAKULIRA WAMU N'EMBUGA ZAAGO:

ESSAZA ALIKULIRA
(EMBUGA)

☆ ▪︎1. BUSIRO ____ Ssebwana,
Embuga eri, (Ssentema)
☆ ▪︎2. MAWOKOTA ____ Kayima, Embuga eri
(Butoolo)
☆ ▪︎3. KYADDONDO____ Kaggo, Embuga eri,(Kasangati)
☆ ▪︎4. SSINGO _____ Mukwenda, Embuga eri, (Mityana-Busimbi)
☆ ▪︎5. BUTAMBALA _____ Katambala, Embuga eri,
(Kabasanda)
☆ ▪︎6. BUDDU _____ Ppookino, Embuga eri,
(Masaka)
☆ ▪︎7. GGOMBA ______ Kitunzi, Embuga eri,
(Kanoni)
☆ ▪︎8. BUSUJJU ______ Kasujju, Embuga eri,
(Mwera)
☆ ▪︎9. MAWOGOLA ______ Muteesa, Embuga eri
(Ssembabule)
☆ ▪︎10.BUVUMA ______ Mbuubi, Embuga eri,
(Magyo)
☆ ▪︎11.KKOOKI _______ Kamuswaga,
Embuga eri ,(Rakai)
★▪︎12.KABULA _______ Lumaama, Embuga eri, (Lyantonde)
☆ ▪︎13.BULUULI _______ Kimbugwe, Embuga eri, (Nakasongola)
☆ ▪︎14.BUGERERE _______ Mugerere, Embuga eri, (Ntenjeru)
☆ ▪︎15.KYAGGWE ________ Ssekiboobo, Embuga eri, (Ggulu - Mukono)
☆ ▪︎16.BULEMEEZI ________ Kangaawo, Embuga eri,(Bbowa)
☆ ▪︎17.BUWEEKULA ________ Luweekula, Embuga eri,(Kaweeri - Mubende)
☆ ▪︎18.SSESE _______ Kkweba, Embuga eri,
(Kalangala)
____________________________________________

12/08/2022

Naye, Obusezi mu zze oba bubeera bwaansikirano??? Laba emboozi eno, otubuulire.

Nsaba busabi siragidde, Ggwe, ani muwanddiisi wo???? Era kitabo ki??? Nze eby'ankwaata nnyo, biibyo!
04/07/2022

Nsaba busabi siragidde, Ggwe, ani muwanddiisi wo???? Era kitabo ki??? Nze eby'ankwaata nnyo, biibyo!

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II is married to Nnabagereka Sylvia Nagginda. The royal wedding was held at Saint Paul's Ca...
04/07/2022

Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II is married to Nnabagereka Sylvia Nagginda. The royal wedding was held at Saint Paul's Cathedral Namirembe on 27 August 1999

The children of Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II include;
1. Prince (Kiweewa) Jjunju Suuna, born in 1986.
2. Princess (Omumbejja) Joan Nassolo.
3. Princess (Omumbejja) Victoria Nkinzi.
4. Princess (Omumbejja) Katrina Sarah Kirabo Ssangalyambogo. She was born on 4 July 2001.
5. Prince (Omulangira) Richard Ssemakookiro, born in July 2011.

Katikkiro Apollo Kaggwa nga ali ne Kabaka "omuto" Daudi Ccwa II. Abazungu baakola ekimenya ennono zaffe ne bassa Kabaka ...
19/06/2022

Katikkiro Apollo Kaggwa nga ali ne Kabaka "omuto" Daudi Ccwa II. Abazungu baakola ekimenya ennono zaffe ne bassa Kabaka omulala ku Nnamulondo nga ate Kabaka Basammulekkere Mwanga II akyali mulamu. Abazungu ekyabakoza kino kwe kulowooza nti Kabaka omuto mwangu wa kufuga. Abaaliwo mu biseera ebyo baakola kikyamu okwekkiriranya n'Abazungu okukola kino.

1. Zinunula Omunaku2. Kikonyogo3. Bazibumbira4. Amaggwa n'emiteggo mubavubuka5. Nketta Mu Bizinga6. Eddiini Y'a Baganda ...
17/06/2022

1. Zinunula Omunaku
2. Kikonyogo
3. Bazibumbira
4. Amaggwa n'emiteggo mubavubuka
5. Nketta Mu Bizinga
6. Eddiini Y'a Baganda eyedda ey'enonno
7. ......................... Ggwe Kitabo ki ky'omanyi?????

Oyo ye  "STAR"  w'abayimbi abaliwo kati n'abaavaawo... edda!E nnyimba ze, z'ezisiingamu amakkulu buli mwaka. Ya ffa nga ...
17/06/2022

Oyo ye "STAR" w'abayimbi abaliwo kati n'abaavaawo... edda!
E nnyimba ze, z'ezisiingamu amakkulu buli mwaka.

Ya ffa
nga 11. 06. 1997
Ye "(Rip)" wamma mbuliraako ku nnyimba ze, ezisiinga
okukunnyumira?

Ensolo eno waliwo ajjitegeera era atuwe ku bigikwaatako??????
17/06/2022

Ensolo eno waliwo ajjitegeera era atuwe ku bigikwaatako??????

Ekifaananyi kino, okiyigirako ki????
17/06/2022

Ekifaananyi kino, okiyigirako ki????

EMYAKA 123 EGIYISE: Kabaka Basammulekkere Mwanga II owa Buganda ne Omukama Kaabalega Chwa II owa Bunyolo nga bali mu buw...
12/06/2022

EMYAKA 123 EGIYISE: Kabaka Basammulekkere Mwanga II owa Buganda ne Omukama Kaabalega Chwa II owa Bunyolo nga bali mu buwannganguse e Ssesere mu 1899. Wano Kaabalega yalina omukono gumu nga Abazungu omulala baagutemako kubanga baagukuba amasasi ne bagusesebbula mu kumukwata. Naye Abazungu baajooga nnyo abakulembeze baffe! " ".

Omuyungagano gwa Kompyuta ogwa Google, gugasse olulimi Oluganda ku nnimi zegutaputa ku mitimbagano gyagwo.Oluganda lwelu...
14/05/2022

Omuyungagano gwa Kompyuta ogwa Google, gugasse olulimi Oluganda ku nnimi zegutaputa ku mitimbagano gyagwo.
Oluganda lwelumu ku nnimi 24 ezaagattiddwa ku ntapuso ya Google okwanguyizaako abantu abasoba mu bukadde 20 abalwogera ku ssemazinga wa Africa.
Kino kizzaamu amaanyi nti Olulimi lwaffe lwongedde okukula n'okwogerwa mu nsi yonna. Waangaala nnyo Bbaffe.

AMAZAALIBWA GA KABAKA AGA 67: Omulangira (Kabaka) Ronald Muwenda Mutebi II nga ali ne bazadde be. Abalala ye muganda we ...
06/03/2022

AMAZAALIBWA GA KABAKA AGA 67: Omulangira (Kabaka) Ronald Muwenda Mutebi II nga ali ne bazadde be. Abalala ye muganda we Omulangira Richard Walugembe ne mwannyina Omumbejja Dina Kigga Mukaalukidi (kati Nnaalinya w'e Kibulala-Ssingo).

Enkuluze y'eddiini y'a Baganda ey'enonno. Ggwe olina kiki ky'omanyi ku nsiinza mu Buganda??????
28/02/2022

Enkuluze y'eddiini y'a Baganda ey'enonno. Ggwe olina kiki ky'omanyi ku nsiinza mu Buganda??????

Wangaala Ayi Bbeene.
28/02/2022

Wangaala Ayi Bbeene.

Olaba Omumbejja waffe. Oyiinza okulowooza nti yani????
28/02/2022

Olaba Omumbejja waffe. Oyiinza okulowooza nti yani????

Address

Luwumu Street
Kampala

Alerts

Be the first to know and let us send you an email when Ebitabo By'olulimi Oluganda Buganda posts news and promotions. Your email address will not be used for any other purpose, and you can unsubscribe at any time.

Videos

Share


Other Book & Magazine Distributors in Kampala

Show All